Nessim Pan Production
Ntunuulira mu maaso
Nze nina ekiteeso
Omukwano guno
Gugende mu maaso
Nsaba nebweba eddakiika emu
Eddakiika emu endala
Nsaba nebweba eddakiika emu
Eddakiika emu emmala
Naye nga tokikola
Ogenda kunnumya omutima
Bingi bikukema
Ŋŋenda kukkusa omutima
Mmanjaayo balance
Nkubanjaayo balance
Love no balance
Nze nnyongera love ndye
Mmanjaayo balance
Nkubanjaayo balance
Love no balance
Nze nnyongera love ndye