Zivuga - Eddy Kenzo Lyrics


Oh na na big talent
oh na na na big talent x2
Naye mukama kyaterekera, abatusooka baalugera,
Nze nzijukira luli nganakatandika,
wembinyumya sisobola kubimala
byali bizibu nyo nyo okukamala ah ah
Naye kati ate wenjogerera ah ah
gyenatuuka negyesitukanga, yonna ennyimba zange zivuga uh uh
Naye mukama ndikuwaki eyampa omukisa ndikuwaki?

Zivuga lyrics !!!